*COD & Shipping Charges may apply on certain items.
Review final details at checkout.
₹780
₹833
6% OFF
Paperback
All inclusive*
Qty:
1
About The Book
Description
Author
Okusobola okufuna okuwonyezebwa okukulu ennyo nokutambulira mu bulamu obutaliimu ndwadde Buli omu ku ffe alina okulowooza ku wa obulwadde gye bwavudde nengeri gye tuyinza okuwonamu. Eri enjiri namazima waliwo enjuyi bbiri: oluuyi oluterekebwa abantu abatakkiriza byebikolimo nokubonerezebwa wabula eri abo abakkiriza gyemikisa nobulamu obulungi. Kwagala kwa Katonda amazima okukwekebwa ku abo nga abafalisaayo ne bakabona bamateeka abeeyita nti bagezigezi nnyo; era kwagala kwa Katonda amazima okubikkulirwa eri abo abalinga abaana abakyagala era ne baggulawo emitima gyabwe (Lukka 10:21).