Ku Biri Ng'ebyo Tewali Mateeka(Luganda)
Publication Language


LOOKING TO PLACE A BULK ORDER?CLICK HERE

Piracy-free
Piracy-free
Assured Quality
Assured Quality
Secure Transactions
Secure Transactions
Fast Delivery
Fast Delivery
Sustainably Printed
Sustainably Printed
Delivery Options
Please enter pincode to check delivery time.
*COD & Shipping Charges may apply on certain items.
Review final details at checkout.

About The Book

Abakristaayo bafuna eddembe bwe bagenda babala ebibala ebyOmwoyo Omutukuvu nga mu byo tewali mateeka.Buli muntu yenna alina okugoberera amateeka nebiragiro mu mbeera yonna gyabeeramu. Bwe bawulira nti amateeka gano galinga enjegere ezibasiba bajja kuzitoowererwa nokuba mu bulumi. Era olwokuba bawulira omugugu ne basalawo okugoberera okwegomba kwensi eryo si ddembe. Nga bamaze okwetaba mu bintu ngebyo bajja kusigaza kwenyumiriza mwebyo bye batuuseeko era ekinaavaamu bagwe mu kufa okwolubeerera okubalindiridde. Eddembe erya nnamaddala kwe kuteebwa okuva mu kufa okwolubeerera nokuva mu maziga gonna ennaku nobulumi. Era kwe kufuga embala eyasooka etuwa ebintu ebyekika ekyo nokufuna amaanyi okubifuga. Katonda kwagala tayagala tuboneebone mu ngeri yonna era olwensonga eno Yawandiika mu Bayibuli engeri yokweyagalira mu bulamu obutaggwaawo ne ddembe erya ddala....
downArrow

Details