<p>Olwaleero eriyo abantu abatambula mu bulamu nga tebamanyi nti waliyo n'ekibi oba obutuukirivu wadde okumanya ku musango ne kye bikwatako. N'abo abagenda ku kkanisa tebalina bukakafu bwa bulokozi era ne batambulira mu bulamu obw'ensi-ng'omuntu omulala yenna mu nsi. Era tebatambulira mu bulamu bwa Kikristaayo obwo obutuukirivu okusinziira ku Katonda wabula batambulira mu butuukirivu bo bwe balowooza nti bwe butuukirivu. Kale <em>olw'ekibi Olw'obutuukirivu n'Olwomusango </em>kye kitabo ekisooka omuli obubaka obw'omuddiring'anwa obwa <em>obulongoofu n'amaanyi </em>nga kyogera ku ngeri gye tuyinza okutambulira mu Bulamu obw'Ekikristaayo nga tufuna okusonyiyibwa ebibi byaffe n'okutuukiriza obutuukirivu bwa Katonda mu bulamu bwaffe.&nbsp;&nbsp;&nbsp;&nbsp;</p>
Piracy-free
Assured Quality
Secure Transactions
Delivery Options
Please enter pincode to check delivery time.
*COD & Shipping Charges may apply on certain items.